Kampala Lyrics by Carol Komeza


(Intro)

Waguan
Bassboi

(Chorus)

Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Manyi eyansubiza
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Manyi eyansubiza

(Post-Chorus)

Mukama wansubiza omukisa (Kampala)
Mu kibuga ne mukyalo (Mu Kampala)
Nkooye okusula mu myalo (Mu Kampala aah)
Wereza omukisa (Mu Kampala)
Wansubiza omukisa (Kampala)
Mu kibuga ne mukyalo (Mu Kampala)
Nkooye okusula mu myalo (Mu Kampala aah)
Wereza omukisa (Mu Kampala)

(Verse 1)

Your blessing make man rich, make man rich
Your blessing make man rich, make man rich
Nsaba nange nsuleko e'Kololo
Wakiri e'Munyonyo
Nsuleko e'Kololo ooh
Oba kale e'Bukoto

(Chorus)

Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Manyi eyansubiza
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Manyi eyansubiza

(Post-Chorus)

Abaana beyagala (Mu Kampala)
Abaana baanyirira (Mu Kampala)
Nkooye okwegomba (Mu Kampala aah)
I pray you bless me lord (Mu Kampala)
Abaana beyagala (Mu Kampala)
Abaana baanyirira (Mu Kampala)
Nkooye okwegomba (Mu Kampala aah)
I pray you bless me lord (Mu Kampala)

(Verse 2)

Ndoota naguze enyumba, ndoota
Ndoota ninamu ensimbi, ndoota
(Bassboi)
Bwe baali babatiza Yesu omwana wo
Wayogera ekigambo
Nti ono ye mwana wange gwe njagala mumugondere
Ayi Katonda, ŋŋambira Kampala, aŋŋondere
Katonda, ŋŋambira Kampala, aŋŋondere

(Chorus)

Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Manyi eyansubiza
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Kampala ejja gonda
Manyi eyansubiza

(Outro)

Asante sana pastor
Pastor Bugembe
Thank you, thank you
For such a beautiful song
JahLive


About the song "Kampala"

"Kampala" is a song written by Pastor Wilson Bugembe, performed by Carol Komeza, produced by Bassboi, and released on March 28, 2025.