Mbeerera Lyrics by Toto Naava ft. Dokta Brain


Toto Naava
Bad gal from Uganda
Demario pan dis

Ompuliza bulunji muli
Olinga bimuli
Kambe nga chai wa Mata
Obe Nga kabubi
Onjagaza okukwagala
Maziga ga love gakaala
Sili leka mutima gwo kuffa njala
Kugwe kwe nali nina okusookela

Love yo enjooga wosembela
Love yo oh
Omutima gwesiiba
Love yo enjooga
Mba nga mbeelera
Love yo oh
Nga mbeelera
Love yo enjooga
Wosembela
Love yo oh
Omutima gwe siiba
Love yo enjooga
Mba nga mbeelera
Love yo oh

Baby gyiila onkwaateko wano
Obulamu bugendeelela
Omutima gusonsomokaa ah

Baby laba
Gyila gwe tuswaame
Va mukamooli tubwaake
Wekaba kasana kale kakake
Owaaye gyila tunywele

Nze sisobola kusilika
Nga eno love ongyiila
Tebasobola kuwaguza
Kisumuluzo okilina
Nkulaba ntya nga onviila
Shaaa nze nziila
Mutwe mu kaveela
Nolweekyo

Baby gyiila onkwaateko wano
Obulamu bugendeelela
Omutima gusonsomokaa ah

Nga mbeelera
Love yo enjooga wosembela
Love yo oh
Omutima gwesiiba
Love yo enjooga
Mba nga mbeelera
Love yo oh
Nga mbeelera
Love yo enjooga
Wosembela
Love yo oh
Omutima gwe siiba
Love yo enjooga
Mba nga mbeelera
Love yo oh

Onjagaza okukwagala
Maziiga ga love gakala
Silileka mutima gwo kuffa njala
Kugwe kwenali nina okusookela
Nze sisobola kusilika
Nga eno love ongyiila
Tebasobola kuwaguza
Kisumuluzo nkilina
Nkulaba ntya ngo nviila
Shaaa nze nziila
Mutwe mukaveera nolwekyo baby
Gyiila onkwaate ko wano
Obulamu bugendelela
Omutiima gusonsomoka ah

Nga mbeelera
Love yo enjooga wosembela
Love yo oh
Omutima gwesiiba
Love yo enjooga
Mba nga mbeelera
Love yo oh
Nga mbeelera
Love yo enjooga
Wosembela
Love yo oh
Omutima gwe siiba
Love yo enjooga
Mba nga mbeelera
Love yo oh