Chozen Blood
Waguan
Bassboi
Hey ex olina ebirungi bye wandaga (uuh aah)
Bye siyinza kwerabira yadde tomanyi bwe wandeka
Bingi bye nasuubiza
Era bingi kw’ebyo byagaana
Osanga kwe kwegumya
Mu mutima ogume ondeke (kansuubire)
Gw’olina kati abimala
Akamotoka akalungi anyoola
Era buli ky’oyoya ng’akigula
Takikola kukwetoolooza (wo)
Naye bw’aba nga nze bwe nali
(Komawo ewange byatereeramu)
Akabiri ke wali weegomba kati kwekali
(Komawo ewange byatereeramu)
Bw’aba nga nze bwe nali luli
(Komawo ewange byatereeramu)
Akabiri ke wali weegomba kati kwekali
(Komawo ewange byatereeramu)
Leka tokitya mukwano the door is open
Kkopi yiino ne bw’ojja ku mwenda
Nkyali mu kulumwa, heart still broken
Nawona ku ngulu nkyalumwa munda
Wadde nabyonoona, nze agamba
(Tosiba busungu tokaatuuka)
Mmanyi nina effujjo nsonyiwa mw’ekyo
(Tosiba busungu)
Ndikutwala ku lunch oba dinner
Olitumya nkoko oba pizza
And I’ll give you everything keebe Beamer
Gwe salawo busazi nti okomawo, gw’olina
Naye bw’aba nga nze bwe nali
(Komawo ewange byatereeramu)
Akabiri ke wali weegomba kati kwekali
(Komawo ewange byatereeramu)
Bw’aba nga nze bwe nali luli
(Komawo ewange byatereeramu)
Akabiri ke wali weegomba kati kwekali
(Komawo ewange byatereeramu)
Hey ex olina ebirungi bye wandaga (uuh aah)
Bye siyinza kwerabira yadde tomanyi bwe wandeka
(Nawona ku ngulu nkyalumwa mu nda)
Wadde nabyonoona, nze agamba
(Tosiba busungu tokaatuuka)
Mmanyi nina effujjo nsonyiwa mw’ekyo
Tosiba busungu (kansuubire)
Gw’olina kati abimala
Akamotoka akalungi anyoola
Era buli ky’oyoya ng’akigula
Takikola kukwetoolooza, wo!
Naye bw’aba nga nze bwe nali
(Komawo ewange byatereeramu)
Akabiri ke wali weegomba kati kwekali
(Komawo ewange byatereeramu)
Bw’aba nga nze bwe nali luli
(Komawo ewange byatereeramu)
Akabiri ke wali weegomba kati kwekali
(Komawo ewange byatereeramu)
Jahlive
"Hey Ex" is a song written and performed by Chozen Blood. It was produced by Bassboi, and released on March 30, 2025, through Chuzi Music.