Nze kale ekikanjagaza kanyabo
Bwekanyiga kakaba bukabi kanyabo
Neluli nakasanga kezinze mumpewo
Nenkabuza ekikasumbuwa kanyabo
Kangamba nti wobera tonada omutima guba gukaluma kanyabo
Naye maama, oli omwanaaa
Talina kabi ye kalina, empisa enungi zalina aah
Okujako ekibi ye kyalina, bwe'bulungi omwana bwalina
Talina kabi ye kalina, empisa enungi maama Alabika bulungi omwanaaa, oh noo ooh
Nkimanyi gyoyita yita eyo bakuwana
Bakupokera obu sente bakusenda
Bwekiba okwangala omulungi nga musango
kigambe
Mbalage love terina formula, nsabye obaswaze aboo ooh
Nkuteeka mumikono gya mukama
Omwagala ansula kumutima
Yadde olumu luziba nensikulaba, naye kimanye onsula kumutima
Naye maama, oli omwanaaaa
Talina kabi ye kalina, empisa enungi zalina aah
Okujako ekibi ye kyalina, bwe'bulungi omwana bwalina
Talina kabi ye kalina, empisa enungi maama Alabika bulungi omwanaaa, oh noo ooh
Kagenda nekalwala nenebuuza, nkawe ku
mazzi oba butunda
Newekanyiga kasigala kalungiwa yiii,
kanyabo
Nkuteeka mu mikono gya mukama,
omwagala ansula ku mutima
Yadde olumu luziba nensikulaba, naye
kimany onsula ku mutima Naye maama, oli omwaanaaa
Talina kabi ye kalina, empisa enungi zalina aah
Okujako ekibi ye kyalina, bwe'bulungi omwana bwalina
Talina kabi ye kalina, empisa enungi maama Alabika bulungi omwanaa aah, oh noo ooh