Hmmm Aroma Ah Dis a Legend Production T.N.S Abo ba killer
Bwemba ne gye ndaga nvugibwa Serulungi ono eyankuba akaama Abavuzi abalala bagikwata bubi Emmotoka n’ebula okwama Gear okyusa bukyusa up and down Nze nfudde nze Easy babe, mu ggaali yo nange mwendi Kyana gwe ate oba nze
Nkwagala biri babe (vroom vroom) Automatic Wansumulula open (vroom vroom) Automatic Nze nkwagala biri babe (vroom vroom) Automatic Wansumulula open (vroom vroom) Automatic
Automatic gear yeah yeah yeah Bitono dear bye mmanja Kwata ka body kaalaala Owone bu baby obwalwala Abo kabampite mba mbanyooma Nga naye love yo endeeta kaasa Engeri gear gy’ozikyusa N’oweta amakoona entamiiza Nyoola tugende baaba (aah) Nkyaye buli akukyawa (aah) Okimanyi ŋŋenda mu maaso Ku lw’envuga yo eyankuba nessiwaba Tukiddemu nti
Nkwagala biri babe (vroom vroom) Automatic Wansumulula open (vroom vroom) Automatic Nze nkwagala biri babe (vroom vroom) Automatic Wansumulula open (vroom vroom) Automatic
Buli lwe neerowoozaako Ng’eno nkulowoozaako Nga njagala ojje eno Abatuuze b’ewange n’obabuuzaako Obwedda nsomasoma akamati Nga mbalabala nti nti Kaalinnya ati ku kya wakati Mugambe eyeerinda tabeera muti Ssi mutiitiizi Driver wange special Simukozesa bu commercial N’emitima gyaffe emabega giveeyo Kubanga tugenda mu maaso
Nkwagala biri babe (vroom vroom) Automatic Wansumulula open (vroom vroom) Automatic Nze nkwagala biri babe (vroom vroom) Automatic Wansumulula open (vroom vroom) Automatic