Simanyi Lyrics by Zulitums ft. Irene Ntale


Irene Ntale
Ah Zulitums beat it

Oli bulungi my dear?
I’m so happy to see you
Oh Mama Mia, wale wale
You’re my heartbeat
Gwe nayimbako mu Meant for Me, eh
Wabula nkufa
Erinnya lyo limpoomera buli letter
Ngiyimba nga lullaby
Mu bitonde wasukka
Mbalabyeko abasinga muli balungi eyo eka
Naye gwe oli mulala ah
Oli type ndala, aah

Bino bino bino oh
Bino bino bino
Bye nkwagala bino sibimanyi
Sibimanyi ah
Sibimanyi eh
Bino bino bino oh
Bino bino bino
Bye nkwagala bino sibimanyi
Sibimanyi ah
Nkwagadde bye simanyi ee ee
Bye simanyi ee ee
Bye simanyi, eee

Irene Ntale
Simanyi oba you get
Sikusuubiramu you know I can’t
Managinze obudde
Kuba nkimanyi you’re delicate
Medicine you’re medicine
With you I’m complete
Special let me dig in
Leero luno k’ompalule
Erinnya lyo limpoomera, buli letter
Ngiyimba nga lullaby
Ow’omukwano wasukka
Mbalabyeko abasinga muli balungi eyo eka
Naye gwe oli mulala ah
Oli type ndala aah ah

Bino bino bino oh
Bino bino bino
Bye nkwagala bino sibimanyi
Sibimanyi aah
Bino bino bino oh
Bino bino bino
Bye nkwagala bino sibimanyi
Sibimanyi ah
Sibimanyi

Nkwagadde (bye simanyi)
Nkwagadde (bye simanyi)
Nkwagadde (bye simanyi)
Nkwagadde
Nkwagadde
Nkwagadde
Nkwagadde
Nkwagadde
Yeah eeh aah ah

Exquisite