Nze ŋŋamba twegweko ku Sunday
Oba twegweko ku Tuesday, tugende
Baby tugende
Ove ewamwe tolina gwo gambye
Nga n'ewaffe sirina gwe ŋŋambye
Tudduke tugende
Baby tugende
Manyi abayaaye bakutomera
Naye anti sikiwa nti bakusobola
Baleke tugende, babuwe
Give me permission (iyee!)
With no condition (iyee!)
Bangi abanimba (iyee!)
Tebampa na program (iyee!)
Give me permission (iyee!)
With no condition (iyee!)
Bangi abanimba (iyee!)
Tebampa na program (iyee!)