(Intro)
Bassboi, Waguan
One and Only
(Verse 1)
Tondeka wano balonde
Kankwate ku mukono gwo tugende
Kansubire mukwano tonte
Kansubire nti tebulikya one day
Abakuvuganya ggwe manya bangi
Naye bakoleki ggwe laba langi
Oyogera bulungi ate ggwe mulungi
Nze nyumirwa buli lw'ompita
(Chorus)
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
(Verse 2)
Hee!
Wandigize nonyamba
Noyanguwako nenemanga okaaba
Nze love entiisa mu nyumba
Nze empewo empisa bubi mukwano ndoola
Nkusaba mukwano teeba
Ne bwendooza ennyo baby teeba
Abasookayo eno obasinga
Amazima gogerwe obasinga
Ebigambo kabyogerwe oh love
Ndibawuliriza era mbasunga
Hee! Wabula omukwano gwo gusiyika
N'amaziga mpulira gatiriika
Nze ndi mazzi naye mpulira ngiyibwa
Ssi ku byonkola byonkola bannange
(Chorus)
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
(Bridge)
Hee, hmm!
Nze luli nali bulala
Naye we wajja nebikyuka
Ate nga ndabika nasiruwala
Mbulako kubologa
(Verse 3)
Tondeka wano balonde
Kankwate ku mukono gwo tugende
Kansubire mukwano tonte
Kansubire nti tebulikya one day
Abakuvuganya ggwe manya bangi
Naye bakoleki ggwe laba langi
Oyogera bulungi ate ggwe mulungi
Nze nyumirwa buli lw'ompita
(Chorus)
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
Bebe bebe be
Bebe be bebe bebe be
(Outro)
Hee, eeh!
JahLive
I love you, I love you bebe
He eh! Hey ih ye!
Daily, baby baby bae
"Bebe" is a song by Lydia Jazmine. It was produced by Bassboi at Jahlive studios, and released May 23, 2024 through LJ Music.
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine, Grenade
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine