Gunkwase Lyrics by Vinka


Eeeh
Oh na na na na na
Oh yeah yeah yeah yeah
Vinka hahaha

By the way
Teriba mulala mutima agutwala
Siriguwa balala nakigaana
You’re my Monalisa you’re my my fire
Ate nina butt ecapturing the fire
Wanna slide in like Micheal Jackson
Slow motion moon walking
Okimanyi nakulira ku kidima
Manya nze alina kati stamina

Gunkwase omutima gunkwase
Gunkwase omutima gwo
Nguromancinge Mukama yeewunye!
Gunkwase omutima gwo
Gunkwase omutima gunkwase
Gunkwase omutima gwo
Nguromancinge ebisenge byekange!
Gunkwase omutima gwo

Njagala nkukwate mu ngeri ya gentle eh
Akukwatako ayoya lubanto
Engeri gy’otambula you’re so simple eh
Eh ne ku matama kirinako dimple!
Njagala ebyama bye nakusika mbikulage
Muli mu mutima yingira osakate
Teri kirala kyendikweka yeggwe mugole
Yatula kimu mukwano nze nsumulule
Wanna slide in like Micheal Jackson
Slow motion moon walking
Okimanyi nakulira ku kidima
Manya nze alina kati stamina

Gunkwase omutima gunkwase
Gunkwase omutima gwo
Nguromancinge Mukama yeewunye!
Gunkwase omutima gwo
Gunkwase omutima gunkwase
Gunkwase omutima gwo
Nguromancinge ebisenge byekange!
Gunkwase omutima gwo

Teriba mulala mutima agutwala
Siriguwa balala nakigaana
You’re my Monalisa you’re my fire
Ate nina butt ecapturing the fire
Wanna slide in like Micheal Jackson
Slow motion moon walking
Okimanyi nakulira ku kidima
Manya nze alina kati stamina
Njagala ebyama bye nakusika mbikulage
Muli mu mutima yingira osakate
Teri kirala kyendikweka yeggwe mugole
Yatula kimu mukwano nze nsumulule

Gunkwase omutima gunkwase
Gunkwase omutima gwo
Nguromancinge Mukama yeewunye!
Gunkwase omutima gwo
Gunkwase omutima gunkwase
Gunkwase omutima gwo
Nguromancinge ebisenge byekange!
Gunkwase omutima gwo