Yandalula Lyrics by Pawaboy AB


Ayo Auto Notch
Pawaboy
Mello kill it
2Star
Namulaba lumu naye nawungamu essaawa
(Yandalula nze)
Namusanga kiro naye
Wenamulaba bwakya
(Yandalula nze)
Yanteeka mu ccupa
Nasanikira maama
(Yandalula nze)
Namulaba lumu nawungamu essaawa
(Yandalula nze)
Wohoo one day
Nasanga malaika on my way
Naye nga omwana yayase
Ngalabika UMEME lye linyalye
Nemubuuza hello (anhaa)
Nsaba kuka namba ko (aa ah)
Laba okubyewo ekigwo (otyo)
Leka tondekaawo naawe
Namulaba lumu naye nawungamu essaawa
(Yandalula nze)
Namusanga kiro naye
Wenamulaba bwakya
(Yandalula nze)
Yanteeka mu ccupa
Nasanikira maama
(Yandalula nze)
Namulaba lumu nawungamu essaawa
(Yandalula)
Ono omwana atuyamba buyambi
Okubeera mu Uganda
Singa yagenda ddaa
Singa kati ali mu mawanga
Eno smile ye tomala gajisanga
Asinga naabo bebawaana
Mulungi yamenya mateeka
Yyenna oyo amundabiddeko amugambe jendi
Byeyannunga byali serious
Ndi wansi kumaviivi
Namulaba lumu naye nawungamu essaawa
(Yandalula nze)
Namusanga kiro naye
Wenamulaba bwakya
(Yandalula nze)
Yanteeka mu ccupa
Nasanikira maama
(Yandalula nze)
Namulaba lumu nawungamu essaawa
(Yandalula nze)
Wohoo one day
Nasanga malaika on my way
Naye nga omwana yayase
Ngalabika UMEME lye linyalye
Nemubuuza hello (anhaa)
Nsaba kuka namba ko (aa ah)
Laba okubyewo ekigwo (otyo)
Leka tondekaawo naawe
Yandalula nze
Yandalula nze
Yandalula nze
Yandalula nze