Nyumirwa Lyrics by Jowy Landa


African gal Jowy Landa
Brian beats

Your body too good too clean
So sweet like a pawpaw (Paw Paw)
If u want me bend over boy smile wid a dimple

Wankolera
Engeli gyokikola onzinisa amazina
Aga sankelewa
Bea Bae Baiby
Oli mata ga ngamia (Ngamia)
Kawowo ka vanilla (Vanilla)
Nonya wetutandikila
Tufune akafo nga Gyekigwela

Nyumirwa
Ndimuntu wo
Kwata woyagala bintu byo
Nyumirwa
Oli wabintu byo
Kwata wokute bintu byo
Nyumirwa
Ndimuntu wo
Kwata woyagala bintu byo
Nyumirwa
Oli wabintu byo
Kwata wokute bintu byo

Onyumisa biri Adam byeyatandika
Onsumulula zinatti nga makanika
Wekaba ka movie tukyali mukutalika
Atabisobola nze nkusaba tawanyika
Yo the boy I want marry iiih!
Am ever for u never worry iiih!
Ngenda kuwa ebyakabi tunula (tunula)
Njagala ndabe azoleya (zoleya)
Yo Betta dan tewali akukila (kukila)
Webakoma gwe wotandikila

Wankolera
Engeli gyokikola onzinisa amazina
Aga sankelewa
Bea Bae Baiby

Nyumirwa
Ndimuntu wo
Kwata woyagala bintu byo
Nyumirwa
Oli wabintu byo
Kwata wokute bintu byo
Nyumirwa
Ndimuntu wo
Kwata woyagala bintu byo
Nyumirwa
Oli wabintu byo
Kwata wokute bintu byo

Oli mata ga ngamia (Ngamia)
Kawowo ka vanilla (Vanilla)
Nonya wetutandikila
Tufune akafo nga Gyekigwela

Wankolera
Engeli gyokikola onzinisa amazina
Aga sankelewa
Bea Bae Baiby (kikube)

Onyumisa biri Adam byeyatandika
Onsumulula zi natti nga makanika
Wekaba ka movie tukyali mukutalika
Atabisobola nze nkusaba tawanyika

Nyumirwa
Ndimuntu wo
Kwata woyagala bintu byo
Nyumirwa
Oli wabintu byo
Kwata wokute bintu byo
Nyumirwa
Ndimuntu wo
Kwata woyagala bintu byo
Nyumirwa
Oli wabintu byo
Kwata wokute bintu byo