Rolex Lyrics by Jowy Landa


Jowy Landa

Tontankula
Don't start me baby
Luma kyojja okumira
Tonkala empisa embi
Abakazi weziba rolex
Nze ndi ya majji ana
Kino ekiwato kirimu belinjji, toyoya

Baby nkwesunga
Oh yeah ngyesunga
Gwe ansibya ku TikTok
Ne nstockinga

Tubyekole ebyabalungi tubyekole
Nga byaddala
Tubyekole ne byenakweka obikwekule
Oli waddala
Tubyekole obulamu bumpi tubyekole
Nga byaddala okola byematila
Nkutikidde mubutongole
Oli waddala

Ontolosa ombusa wankaki
Bwenamenyeka onompaki
Wereza signal baby
Nze mpanisse emirongoti, yeah

I've been looking for a love like this
Bukyanga nematira
Gwe wamala amampati
Mukisawe ozanya ebinyuma
You deserver a ballon d'or, my Ronaldo
Ontusiza ku peak ya Kilimanjaro
Ondesse n'entengereze ompanisse mubwengula
Ba neighbour bayomba nti tugenda kubasengula

Bagende tubyekole
Ebyabalungi tubyekole
Nga byaddala
Tubyekole ne byenakweka obikwekule
Oli waddala
Tubyekole obulamu bumpi tubyekole
Nga byaddala okola byematila
Nkutikidde mubutongole
Oli waddala

Tontankula
Don't start me baby
Luma kyojja okumira
Tonkala empisa embi
Abakazi weziba rolex
Nze ndi ya majji ana
Kino ekiwato kirimu belinjji, toyoya

Baby nkwesunga
Oh yeah ngyesunga
Gwe ansibya ku TikTok
Ne nstockinga
Kati webyatuka
Baby nakuwukuka
Don't disturb Kulujji
Silaba asaatuka

Tubyekole ebyabalungi tubyekole
Nga byaddala
Tubyekole ne byenakweka obikwekule
Oli waddala
Tubyekole obulamu bumpi tubyekole
Nga byaddala okola byematila
Nkutikidde mubutongole
Oli waddala