Obuliri ze mbuvuddemu Nga z′obuvuddemu Kyokka bulijjo mwana Mbukulekamu Spice, topapa kuyombamu Olumu ondekangamu Just olumu zibulamu Obuzibu buliwa Ssente z'akameeza Njagala ssente z′akameeza Leero ndekaamu Ssente z'akameeza Togenda nga toleseewo Ssente z'akameeza Obuzibu buliwa? Ssente z′akameeza Njagala ssente z′akameeza Leero ndekaamu Ssente z'akameeza Togenda nga toleseewo Ssente z′akameeza Ssente z'akameeza Zitubeezaawo Ky′ova olaba nkugamba Ozisseewo Ntetenkanya nga maama Tubeewo N'abaana ka sukaali Banyweko Kyokka gwe ondaga Busungu Era nange nsibyewo Ekiyungu Ku z′akameeza ndayira Aga Mungu Mpozzi ng'onawasa Muzungu Ebibyo tompa ate ebyange N'ompeeka! Boy, you give me I give you We make it better Yeah eeh Ekinnuma kano akameeza Nze eyakagula Akameeza kafuuse Ekyewalula Bwe mbalabalamu ssente Ze nkasuulira Bwe nkirowozaamu Gunnumira ddala Engeri gwe gy′oboggola N′olundeetera N'obitiggula, ne nzigwerera Nze ne mmala Ne nthamalala Ne ndolobala Ne neesalaasala Ne neetala Ne nkwekokkola nga Ssimala, eh Olwo nno nga nfa kulaga Mapenzi Tulumye buno obulenzi Obusheezi Nkuvugire mu X-Class Benz Nkubuzeewo nno nga bano Abachwezi Awatali z′akameeza no Kkombya, ah ah No kkombya Bwotaleka z'akameeza no Kkombya, ah ah No kkombya Awatali z′akameeza no Kkombya Tokiŋŋamba baby Tonnyombya Gwe fumba kamere nga Nz'afumbya Kyokka gwe oli mu ko- Koonya Ebibyo tompa ate ebyange N′ompeeka! Boy, you give me I give you We make it better Yeah eeh Artin on the Beat