Bano bano bano tebaamanya (tebaamanya) Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya) Nti nze kabaka wa ragga tebaamanya (tebaamanya) Bano baatyayo tebaamanya Bano balwadde tebaamanya (tebaamanya) Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya) Nze kabaka wa Luga tebaamanya (tebaamanya) Bano baatyayo tebaamanya (ha ha ha)
Tebaamanya nti ndikwatayo Rap kaasooka kusalako ne gang yo He, mwewaga nnyo muddangayo Bakola bya bulijjo okola byafaayo Te-te-tebaamanya ragga nti nze nina kiseegende Tebaamanya nti rap ne ragga ly’eddekende Kati laba baguddemu Opa nno ne Feffe Mungu nga yakuwadde brrrrr biba biwedde Yo! Mungu nga yakuwa biba biwedde-dde Bulamu kweyagala kuba mu fire de-de Buuza Opa nze by’ampadde nteredde Buli lwe tukuba fire ba hater bo bafudde
Bano bano bano tebaamanya (tebaamanya) Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya) Nti nze kabaka wa ragga tebaamanya (tebaamanya) Bano baatyayo tebaamanya Bano balwadde tebaamanya (tebaamanya) Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya) Nze kabaka wa Luga tebaamanya (tebaamanya) Bano baatyayo tebaamanya (ha ha ha)
Tebamanyi tteke Tebamanyi bubadi bwe tukubamu ssente (tebaamanya) Baby jangu nkumansire ssente King Ragga tebaamanya ndibafuukira ejjembe Rapi ra fi rapi ra fi ra boom Nzize kunoonya mbuzi mu dancehall ezaabula Nze mbakuba n’amazina ne mutyebula Dancehall fi mi born Ngya kubakuba mukutuke zi backbone (ha ha ha) King Ragga Tebaamanya mbu they never knew Mbu ndibeera naawe ku hip hop avenue, ha Yingira gwe brand new Tugenda kukikola ate they never knew Waiter gwe leeta menu Bino bya kucakala ssi mannyowenu (ha ha) Wamma tukikubye mbwenu (sure) Vva kw’oyo afuluuta ng’empunu (ha ha)
Yo, tebaamanya mbu ngya kkuba lumu ncakale Nkwate ki baby bye kyagala byonna mbigule Mulembe gwa kweta ssi guli Pepe Kale Bazina nno beetya nga bazina nga besosse Baby nuh take a boda baby come ah take Uber Baby you need a boss ah get ah never beg a boda Bwentyo bwe mbabbonga bwentyo bwe mbadigidiza Bwentyo bwe mbakoonako stamp ne mbawa zi visa