I remember I used to check for the mic (I know) Now the mic checks for me (I know) So you don’t check for me Unless you got a cheque for me Ha ha ha Okay, yo!
Man been bad, man been so Man real hard like Kim Jing So Man never had so man had to sow Man now areapinga ate baggyayo biso Manchester, man bad lyrical investor Later, man wanna get in a siesta Registrar, nze nzekka alina rap register Collector, creator ate era rap protector Mu nsi eno bingi bye ndabye Bangi nange abangobye Naye mwebale abampa buli mulundi gwe nsabye Amanya ye Feffe Bussi Omuziro neddira pussy Akabbiro jerengesa Omubala guvuga Bussi Bussi, omubala guvuga twagala Bussi D’Mario nno ne Feffe Bussi Gwe gamba chwi owulire Feffe Bussi
Ndi waggulu eri mu bire Amagi mmalawo tray Fast and no delay Nze eyasinga ku sule Kati ka nneeyanjule Yenze rapper omwawule Ow’ekitone ekisunsule N’akafuba ka battery Bali mu nkoko poultry Nze ndi poet poetry Style missionary Ate status military Class above ordinary Loving naturally Abakazi bonsatule Nze sitya bankwabule I started with nothing Now everything working Who knew this that my time was coming? Now we do the tossing Now we do a flossing And guess what? All you do niggas is hating Size dracula Luzungu na vernacular Bano yenze abasobola Legend y’abatabula Style bbula bbula Eŋŋoma ebakuba kuba Ba hater mbalaba Bo bagudde nga njuba
Ne bwe nzimba ng’eyafudde amazzi Anti kibuyaga asudde kye nayagaliza embazzi Laba simanyi Makerere sirinnyanga ku kasozi No diploma, no degree just ndi mukozi Mbadde waggulu kuva nga sinnalinnya ku nyonyi Saalina alarm just twazuukukiranga ku nnyonyi Ensi yampa akafumito ne ngiwa hug Bwe twegatta bwetuti nze saggyamu plug Anyway, nange nina nno kye nkoze at least Chameleone ye mutuukako direct Bebe Cool ampagira annyinamu trust Ewa Bobi ndi family nze siri guest