Byewangamba, teri yali abingambye Byewansubiza, teri yali abingambye Wandaga omukwano mummy Wantekayo gyesaali eh Munange nkulinze eno Banga ddene nga nkulinze eno Njagala ojje, tusekeko eno Munage bangi bataye eno Naye gwe kenkufunye kko eno Njagala nkubunye love eyo Ngenda kwetegekera kuba mukwano bangi bantawanya Oli jawa akusingira Kuba ebirungi era nina okireeta
Baby bwogyira (ne ndaba) Nange ngagyira (sembera) Love bwenyuma (binyuma eno) Nga muno takutya (sembera) Ab'eno bantama (bantama) Bo bajula ebuba (sembera) Mukwano nkwate wa? (sembera eno Gwe totya kwatula (sembera)
Mukwano kankugambe Mba nkulowoza buli kadde Ssente zzo nzisonze Ne monday mpanga ne sunday Mukama nga'tuwadde Tulifuna n'ezadde Balikudaawa ah, mukwano nga nkwagadde Nze ndifirawo, okutusa nga onyanjudde Nze sitya kubikka, ngamba empewo ng'etamusse Baby wabula onzise Ompadde love onzise Love yo wano e city Bagala kundyako gwe