Oyo akwagala avaayo n'akulwanirira Omuntu akwagala talikutuuza mu nzikiza Yadde mu nzikiza Akuwaana ng′era akulaba Takubaakuba kuba yamanya gwe tokubwa Talikuteeka mu jjengo Talikugatta n'abo mu mulengo Teyesimbaawo Oba omuwe oba omugaane Bw'aba wuwo era Mukwate ng′omwana wa bandi (Omwana wa bandi) Mukwate tomuganya kugwa bambi (Omwana wa bandi) Mukwate ng′omwana wa bandi (Omwana wa bandi) Mukwate tomuganya gguba bambi (Omwana wa bandi)
Mukwate ng'omwana wa bandi, Mukwate (Omwana wa bandi) Mukwate tomuganya kugwa bambi Nkugambye mukwate (Omwana wa bandi) Mukwate ng′omwana wa bandi Munyweze (Omwana wa bandi) Mukwate tomuganya gguba bambi Omwana mutwale (Omwana wa bandi)
Muleke abirye Yaguma nnyo asabe ofune (ng'alya) Muleke afune Teyajja mu laavu kuba adibye (apaana) Buli lw'omumissinga Omukubiranga ko ne mu chatinga Toli mu loosinga Ng′omu laavinga ate n′ocaringa Abaayo nga yesunga Okomewo ewaka nga wetisse era Omwana bw'akuume eka Oluusi nootadda alinda eka Asigalayo ng′akuuma eka Ng'akulindidde eka