Both Hmmm Tubikole I miss you Tubikole I miss you Byonna byonna tubikole I miss love love love love love love I miss love love love love loooove I miss that love, eeh oh I miss that love, yeah eh You give me that love That love I’ve never seen before Girl give me that love That love I’ve never seen before
Saha Tubikole mu mucanga Tubikole ku makya tebatukanga Njagala tebakutiisa Sirina poliisi sirinaako yaahe No obulamu bunyuma eno Gwe naddala nga toliiwo, bibowa eno Nyamba gwe wuliriza Bo bye bakugamba baagala kutwawula abo Jangu tubikole Tubikole bambi bonna batulabe Nyamba tweyagale Naffe tubeereko abagole
Weasel (Listen girl) Njagala tubikole Tukumbe ng’abagole Nkutwaleko ne mu katale Nkugulire obugoye obunyuma Amafiga ogalina Ekiwato ky’olina nange sikuta, yeah yo Ogwange tegulwa Omukwano tegulwa Ate tegugulwa, hmmm Girl you’re mi best ting Yo the dream a mi chasing Everyday mi racing Oba ng’osiimye tugende Oba nga kyapa ntunde Kankuwe omukwano osiinde Holiday e Jamaica tugende
Both N’obagamba (bye twakola) Nze njagala bonna n’obagamba Omuliro tozikiza N’obagamba Nti omuyaaye yakusiima Yee yakusiima Mwabikolako naye teyabinyooma, eeh ooh Singa obunyonyi bwali bwogeranga, eh aah Singa obunyonyi bwali bwogeranga, oh Bwandibadde bukugamba Nze mbeeraawo nga nkulinda Wansi w’omuti bwo bwandabanga I miss you like rain Falling in the desert, in the desert I miss you like rain Falling in the desert, in the desert
Weasel Hahaha Like a spiral in the mudguard You deserve it all Weasel Manisal, King Saha This is how we roll Genius Godi, pon it Roll it Fire more fire