Okedde kuwandiika message ondaga nga bw’okooye Oyagala tube ba mukwano luli nga bwe twali, shaa! Okiyita kyangu ntunuulira mu maaso okiŋŋambe Topangapanga bi feeling look at me don’t be funny I wanna be the person you need otandise okunkyawa (eeh eh) You’re pausing the cue nti nkwesibako ye ng’okedde okwecanga! (eeh eh)
Nze siri chali wo Am in love with you Bwoba okimanyi nga tokyanjagala Don’t force me to be your friend, no Ekikulu mmwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka Naye nange neepankamu siri mukwano gwo nze nta, eeh Nze siri chali wo Am in love with you Bwoba okimanyi nga tokyanjagala Don’t force me to be your friend, no Ekikulu mmwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka Naye nange neepankamu siri mukwano gwo nze nta
I know Buli lw’ogenda eyo otokomoka omugambo Bestie bestie obestingisa ani nga mu mutima wandwaza? Ndi mulwadde kyokka onsuddewo Oyagala mbagambe nti nakukola ki? Ebigambo by’onjogerako eby’ekito Mbu enku za Nakakande zannema okutyaba! Nkulayirira ojja kunzita Bwoba osaaga kimala Wakuma gwaki ng’omanyi nti ogenda? Bwoba ng’obikooye ffenna tubifiirwe my lover