Gunzita Lyrics by Popovic UG


Gunzita
Skill full Man
Guno omukwano gwo gumenya
Popovic Ug
Azo on da beat
Omukwano gwo beiby inze gwegwankyusa
Kibele nga bwewakola
Nange nkukyuse
Tutambule nga feena dear nga bitukubisa
Baby laabayo eno njagala kukusesa
Onyumira entambulayo baiby nga obigula
Obasinga mubyoona baiby nga onyilira
Mbinyumirwa nyo baiby byotambula
Bwebibela bidduka Mukwano oli trailer
Nkwagade nyo baiby onelabiza abalara
Omukwano gwo gwaka gulinga matala
You are my queen ebyovuma sibisobola okujako okuwa essanyu mpozi nokulabilira
Byona nja kubikuwa nkusubiza sisosola
Akabinako dear otambula kasagala
Kino njagala okimanye nti yenze akwagala
Nsaba kukukweka abayaye tebakukwekula
Gunzita
Dear
Kuma akaliroko
Nsaba buyambi bwo guno omukwano gwo gumenya
Laaba
Nsaba wanilira
Ndi ku side yo omukwano togukweka X2
Baby oyina style
Tekako smile
Omukwano gwo munji kumbuza notulo
Nze nkulota nyo buli lwenebaka ekilo
Omukwano gwo munji nkuwera mu kiro
Nanti njagala tweyagale tuyise kunsalosalo
Tuyise kunsalosalo
Gwe musayi gwobulamu bwange baby oli hero
Baby oli hero
Onkubisa nendulu
Baiby woloro ngenda kutwala mubibuga nkutwale nemubyalo
Baby love yo yamanyi enfudde nazoolo
Kimanye Eno love era gano simalo
Baby kankulambuze ensi onambuze eggulu
Baby onambuze eggulu
Oli wakabi ne maama yagambye oli kijujulu
Baby oli kijujulu
Gwe mulongo wange omu bwati gwenasiima nsaba obulamu bwange dear obusanyusenga
Abakukubira amasiimu to receivinga abo ba blockinge fe eno twelovinge
Ndi musajja wabbuba ekyo newaka bakimanyi
Lwolindekawo kilinuma ate ndigakaba
Kati nsubiza dear
Nti oli wange nzeka
Nze nasalawo okusanyusa obulamu bwo paaka
Kati Daddy mugambe ne Mummy mugambe
Popovic Ug nsazewo okukusasula
Embaga mawuno bulikimu kibelewo
Njagala tubere mu ssanyu paaka luberera
Gunzita
Dear
Kuma akaliroko
Nsaba buyambi bwo guno omukwano gwo gumenya
Laaba
Nsaba wanilira
Ndi ku side yo omukwano togukweka X2