Aah aah ah Ronnie on this one Na ŋa na Eeh eeh eh A Big Size Bebe Cool Ah mi come again zagada Omukwano kati nsibisa nkokoto Abakulabako bagamba gwe oli kito Nze ngya kuggyayo n’amaanyi goomubuto Kubanga by’onkozesa baby bya ndigito Weegezaagezaamu okunoba Jjukira wa gye tuvudde baby nga tutoba Onfumba ng’anfumba amagi boyiro Omutima oguzannyisa ng’azannya duyiro! The way you whine your body You shake your body Onkubisa amasannyalaze munda muli Oyagala nsumulule ne ku wallet Ng’ate mu ssimu wansevingamu ng’owa chapati Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima Nze ssibikkiriza ebya Wakayima Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima My lover ssiri famire ya Wakayima Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima Nze ssibikkiriza ebya Wakayima Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima My lover era ssifaanana nga ba Wakayima Alright, alright den Topapa kubinjigiriza Topapa kubinjigiriza kuba nabyeyigiriza Topapa kubiyimiriza Topapa kubiyimiriza kubanga nze ali ku ntandikwa Ng’olutambi lwa cinema Baby ng’ojjudde enneema Kye mbadde mbuuza Ku sipiidi kw’otambulira Ebigambo bitambula gwe baby totandika ntondo Oŋamba nze asinga Ng’ate olina abalala eyo bo datinga Ebifaananyi noo likinga Nkimanyi olina bingi by’ohidinga Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima Nze ssibikkiriza ebya Wakayima Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima My lover ssiri famire ya Wakayima Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima Nze ssibikkiriza ebya Wakayima Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima My lover era ssifaanana nga ba Wakayima Alright, alright Aah aah ah Ronnie on this one Na ŋa na Eeh eeh eh A Big Size Bebe Cool Ah mi come again zagada Ontadde waggulu onsitula Okuva e Kampala ppaka Mutukula, babe Omutima gwange ogukutula Mbiwulira abasajja bakusigula, wantuddemu Mu mmotoka z’abasajja bakulabamu Mbu osaba lift ng’ate olina n’eyiyo Nebuuza ekikutwala e Makerere Ng’ate olina apartment osula mu bungalow Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima Nze ssibikkiriza ebya Wakayima Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima My lover ssiri famire ya Wakayima Ago amagezi g’onsalira ga Wakayima Nze ssibikkiriza ebya Wakayima Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima My lover era ssifaanana nga ba Wakayima Wakayima na na na Wakayima Wakayima na na na Gagamel Entertainment Crew