All that she wants Is another babe All that she wants Is another babe Andre on the beat
Nawulidde bingi, ebiri makaago eh Mbu omukyala omuyisa bubi Omubonyabonya Toyagala kuteesa Okuba mukube Bino ebigambo by’abantu N’ebitamiiza by’okulembeza Ddala lwaki? Ki weeyisa otyo? Mbuuza lwaki? Ki weeyisa otyo?
Tolinda bide Ow’ewuwo mwagale Nga bwe yetaaga aah Tomulumya muwe laavu egwanidde Tolinda bide Ow’ewuwo mwagale Nga bwe yetaaga aah Tomulumya muwe laavu egwanidde
Omukyala asana omuntu ng’amufaako (ng’amufaako) Nga tolinda na nviiri, kumusiiwuukako Lwe yetaaze akagatto akapya Ng’okamutuusaako Toyomba, tolwana mukwate ng’ekyatika Naye gwe waliwo lw’okuba Wabeerawo ne bw’ovuma Waliwo bw’omulimbalimba
Munno mukube empeta Vva mu by’okumulumya Wamuggya eri omusuubiza bingi Ate tobituukiriza Munno mukube empeta gwe guy Vva mu by’okumulumya Wamuggya eri omusuubiza bingi Ate tobituukiriza Waliwo lw’okuba Wabeerawo ne bw’ovuma Waliwo bw’omulimbalimba