Ekitibwa kya buganda kyaava dda
Naffe tukikumme nga
Ntuuse a Fyno
Twesiimye nyo twesiimye nyo
Olwabuganda yaffee
Ekitibwa kya buganda kyaava dda
Naffe tukikumme nga
Kuvva mubwejjo buganda twasiiba dda engato
Kati tusamba tuguula door to door
Outa uptown outa ghetto
Bwotwekyika towoona ngaato
Mumirembe sibutabanguuko
Tulinga bakulu naye nga tuli baato
Tutunda tangira engaato ohhhhh
Twesiimye nyo twesiimye nyo
Olwabuganda yaffee
Ekitibwa kya buganda kyaava dda
Naffe tukikumme nga
Newankubadde twajirwa boochi
Eyaletebwa abajiira ku boat
We’re the pearl
Hard to support ahh ffe totugamba tuli bantu bba maaso mooji
Twetabiika dda muusaayi
Uganda tekyali bukyaayi
Olaba muno ku muno
No’mugwiira afuka munno
Eyo endaaba yange
Wandiiba nga ebitakwongeerako sibyange
Tosikirizibwa byange
Tuli munsi ensubize
Kyi kyotalaba naawe
Twesiimye nyo twesiimye nyo
Olwabuganda yaffee
Ekitibwa kya buganda kyaava dda
Naffe tukikumme nga