Ebirooto bingi by′osubira, okuva eri omwagalwa Ebirungi n'omuwa ng′omanyi, otuse eri omuntu wo Kateteyi n'omuwa, kagato akalungi ako n'ogula Mu mpewo gwe n′ogumya, mu mubuyaga omungi gwe n′otoba Naye, mu kasana akwekweka, mu mazima ddala bambi akwesamba Lwa mbeera, ogamba teyakulina m'mutima Lwa mbeera, omutima aguwadde omulala Lwa mbeera, ah yi ya yi akukubye amabega Lwa mbeera, lwa mbeera ah yi ya yi (hey yeah yi ih) Bali bangi naye, ebirowoozo bye yabiwa gwe She didn′t know (oh oh oh) Nti one day olikyuka, mummy Asiiba mu maziga, agamba singa, singa Kuba, buli bwoda n'okuba Yiyi, gwe ka maama n′olumya ih Asiiba ku mwagwa, agamba leero mpoye Ky'ova olaba (hey yeah oh) Ayi, ayi, lwa mbeera (lwa mbeera) Lwa mbeera, ogamba teyakulina m′mutima Lwa mbeera, omutima aguwadde omulala Lwa mbeera, ah yi ya yi akukubye amabega Lwa mbeera, lwa mbeera ah yi ya yi Oh oh ooh Kati oli ne bali oli musanyu Ye akwagala ali mu naku N'omunyo yewola, uh ah ka maama ye Gwe oli ku bikoko, oli ku bi beer, ayi ayi Hey yeah-yeah, obawa bo mukene ah uh yeah Kati laba opepeya n'abali mukazi wo omulungi, omulese ne ndaali Lwaki, tagende ne bali Olwokuba ebigambo ebyo azunza ne Jackie laba laba yeah Lwa mbeera, ogamba teyakulina m′mutima Lwa mbeera, omutima aguwadde omulala Lwa mbeera, ah yi ya yi akukubye amabega Lwa mbeera, lwa mbeera ah yi ya yi (hey yeah yi ih) Gwe fuuba n′otoba, n'ofumba eby′amaka bwebiba (eby'amaka bwebiba) Gwe fuuba n′otoba, eno ensi ebirungi bya mu maaso (gwe Crouch bagambe) Gwe fuuba n'otoba, n′ofumba eby'amaka bwebiba (Edmond babulire) Gwe fuuba n'otoba, eno ensi ebirungi bya mu maaso (byo, bwebiba) Abaana, bagumira ku gwe yi, yi ih mummy Gwe fuuba n′otoba, n′ofumba eby'amaka bwebiba (bwebiba mummy bwebiba) Gwe fuuba n′otoba, eno ensi ebirungi bya mu maaso (bya mu maaso dear) Hey Eh eh A Geosteady yeah