Oh na yeah Mmm mm Eh yeah yeah (Shak on the beat) Waliwo ekintu kye njagala obagamba Ekintu kye njagala obagamba Ebintu by'omukwano bizibu, bizibu bizibu Bikwata mikono na magulu, na magulu, na magulu yeah Muno n'omwagala ah Buli kalungi n'okamuwa Bwezibuze gwe n'osonda ate Nga akwagaliza bunyogoga yeah Nze kale byantama era (era) Byona mwetuyise eno ye embeera Nze kale byantama era (era) Ow'omukwano gwe nasabira empera Kati nguwe ani, nguwe ani nze Oba ntwale ani, ntwale ani nze Omukwano nguwe ani, nguwe ani nze Oba ntwale ani, ntwale ani nze Tutamidwa netubikowa Love okula netalaga Ebintu byewagumira edda Mu bantu ate nebikuswaza eh Mazima n'oguma (nkoye) Abalala n'ogoba (oh yeah-yeah) Nokisanga oluvannyuma ng'ate, byolina ebiwundu yavuba (nkoye-ye) Ky'oba omanya katula kebise buka Nandi tegede ne mbyepena nze Nze kale byantama era (era) Byona mwetuyise eno ye embeera Nze kale byantama era (era) Ow'omukwano gwe nasabira empera Kati nguwe ani, nguwe ani nze Oba ntwale ani, ntwale ani nze Omukwano nguwe ani, nguwe ani nze Oba ntwale ani, ntwale ani nze Oh yeah yeah yeah yeah Nzikiriza nze bineme Mukwano owangule Nze nasiiga okungule Mukama bwatyo bwageeze Nze kale byantama era (era) Byona mwetuyise eno ye embeera Nze kale byantama era (era) Ow'omukwano gwe nasabira empera Kuma muliro, kuma muliro oh Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh Kuma muliro, kuma muliro oh Ng'ate okimanyi nsula na wuwo oh Kuma muliro, kuma muliro oh Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh Kuma muliro, kuma muliro oh Ng'ate nze taata w'abaana bo oh Kati nguwe ani, nguwe ani nze Oba ntwale ani, ntwale ani nze Omukwano nguwe ani, nguwe ani nze (oh nana nana) Oba ntwale ani, ntwale ani nze (eh eh-eh eh) Kuma muliro, kuma muliro oh Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh Kuma muliro, kuma muliro oh Kuma muliro nga yenze darling wo oh Kuma muliro, kuma muliro oh Kuma muliro, kuma muliro Kuma muliro, kuma muliro girl Kuma muliro mu ddoboozi lyo oh oh yeah