Bad guys Recho Rey is how we do it ppya! Ykee Nessim Pan Production
Recho Rey Kansooke mbasabulire kano ka beat Bomboclat mbatuuze ku Hot Seat Mmwe musaaga ah mulina okunyiga quit Kambavuge ng’avuga engatto za skate Bomboclat mubadde mwasama nnyo Nga n’ebitajja mugasinika nnyo Hmmm mstchew nga mugatikka nnyo Kati ye ssaawa nkabatamye akazannyo mmwe!!!
Ykee Benda Bomboclat to the bad mind there Bomboclat hmmm Bomboclat to the bad mind there Bomboclat, bomboclat Ba mulyabuto bomboclat Every lazy citizen bomboclat Lazy politician bomboclat Nammwe abatasasula bomboclat
Recho Rey (Laughs) Ani yabagamba ntino sirina musajja? Mbu olw’okuba ndi kyakulassajja! Gy’ali eka eyo n’empewo bw’ejja y’ambikka Mutulinde maaso awo ne ka baby kajja Bomboclat mutuggyeko akajanja Sirina gye ndaga kubanga naakajja Mugumeemu kubanga ebyakabi byo bijja Ŋenda kusumulula endongo wano ng’etujja Egenda ozinisa abakazi n’abasajja Ate no nammwe bu rapper obuneeriggyako Ng’ate busooka kulinda nze okukola ekiddako Muneegendereze kubanga gwe naakwatako Agenda anyumiza banne ekinaamutuukako ppya!!!
Ykee Benda Bomboclat to the bad mind there Bomboclat hmmm Bomboclat to the bad mind there Bomboclat, bomboclat Ba mulyabuto bomboclat Every lazy citizen bomboclat Lazy politician bomboclat Nammwe abatasasula bomboclat
Recho Rey Bomboclat abasika obusimu mu jam Kw’ossa nammwe ba chali abalaba BM Bwe mucankalana ne mutaayiza bu deemu Bu nnyabo ne mubutuusaako emize emikyamu Bomboclat mmwe ba chali abakuba gym Ng’ate bu chali bwammwe buli slim Butunyiiriza ddala ffe ba madam Mukyuseemu muyige osongola ekkalamu Bomboclat boyfriend wa mukwano gwange Togeza n’oddamu okkuba ku ssimu yange Nvaako mpowa ommalirako omuliro gwange ppya!!!
Ykee Benda Bomboclat to the bad mind there Bomboclat hmmm Bomboclat to the bad mind there Bomboclat, bomboclat Ba mulyabuto bomboclat Every lazy citizen bomboclat Lazy politician bomboclat Nammwe abatasasula bomboclat Black Girl fly