Bad guys Felista azze nga commando Ykee Inna dis one, tubasomere Nessim Pan Production
Felista Felista di superstar Ba rapper nze nvuga bali ba conductor Felista mmanyi toleeta instructor Saagala mmanya kabeere inspector Yeah, true dat Kubanga ne muzibe can see that If you know people dem who do dat dirt? Akagambo kamu, tell dem dat!
Ykee Bomboclat to the bad mind there (bomboclat) Bomboclat hmmm (tell dem) Bomboclat to the bad mind there (aya baasi) Bomboclat, bomboclat Ba mulyabuto bomboclat Every lazy citizen bomboclat Lazy politician bomboclat Nammwe abatasasula bomboclat
Felista Okay, listen Sigenda kwewombeeka nga ba nun Gw’eyeeyisa obubi ssebo nnyabo gwe ani? N’okwata akaana akato gwe kirimaanyi? Wakulira wa wava wa kabira gani? Nonsense! To all the bad my step mothers You make us hate our fathers Why torture our sisters and brothers? Omulanga ki ye ki ky’oyagala akuwe? Ka bambi otulugunya ka baabuwe Ba maama bwe batyo gye mwekwese mmwe! Mukomererwe To the bad mind people Tubatuuze mu lukiiko Bwe gubasinga kibooko Tubakonkone emitwe egyo (muwulidde?) Kankikwase maanyi nkiteeke ne ku Agenda Yanguwa tukwasaganye gwe ssebo nnyabo agenda Bantu bangi ab’ettima nga boolekedde gye ŋenda! Allah nkwesiga Mukama yamba my defender Felista the heavenly messenger Kano nkakonkonye ne Ykee, Benda!
Ykee Bomboclat to the bad mind there Bomboclat hmmm Bomboclat to the bad mind there Bomboclat, bomboclat Abasabiriza Bomboclat Mutukola bubi Bomboclat Ba pastor abafere Bomboclat Mukiyiye nnyo Bomboclat
Felista Okay, tubasomere Ykee Benda walaayi Nze bano abayaaye bantama alaali Tusabe Mukama abakube bbalaayi Ayi Mukama yegwe Generaali Bagudule basindike mu nnaali (bookye) Bafa bugagga olwo ne batusaddaaka Abaana abato ki mutusaddaaka? Kyokka nga n’olumu babeera ba ŋanda Kyokka nga n’amateeka tegayamba Asaddaase oluusi gwe bayamba Tunoonya bwenkanya ffe kye tugamba Yeah, yes You hate me I put you under arrest You wanna know me go and do the quest Boss kid, better than the rest Untouchable, me ah the best You wanna face me? Be my guest Am good am better am best To the east to the center to the west Mukyuse ku mpisa naye tuswala Simanyi abamu mukolera musaala? Omusajja ow’olugambo ng’abakyala Nabo tunyiigamu ne tubagamba nti
Ykee Bomboclat to the bad mind there Bomboclat hmmm Bomboclat to the bad mind there Bomboclat, bomboclat Abasabiriza Bomboclat Mutukola bubi Bomboclat Ba pastor abafere Bomboclat Mukiyiye nnyo Bomboclat