Hello! Yogera mpulire Voice Boy wo nnyize nkubire Nga njagala eddoboozi lyo mpulire Omutima gubugume
Kinfukamiza ne ku makya nsabire Omutima gwo gw’olina gugume Buli ekikuteganya okimale Kuba mmanyi bikaawu gy’obeera Baby mmanyi obalaba Abansinga okunyirira bbo obalaba Bakulaze amakula Nga bakulaga bye ssirina Nsuubiza bwe ndiba nzikoze Nze njagala amaziga go ngakaze Olwo ebirooto byo ndibanga
Mmanyi nti omwoyo Gulisigala gukulwanira Ne bwe ndiba ensi ngisiibula Gulisigala gukulwanira Mmanyi nti omwoyo Gulisigala gukulwanira Ne bwe ndiba ensi ngisiibula Gulisigala gukulwanira

Kinfukamiza ne ku makya nsabire Omutima gwo gw’olina gugume Buli ekikuteganya okimale Mmanyi ensobi nina ssigwanidde Omukwano gwo mungi gw’ompadde Kye neebuuza nze ani gw’olonze? Nze ani?