I started singing when I was two Writing my own songs in my notebook Natandika ne kali kali mummy mummy Abasinga mwanjagala I became a star Sitaani alabye nga ŋenda wala Anti Yesu gwe nkulembeza Obutegotego ng’ebigambo ebitaliiyo Obwo sitaani bw’asoosezza Olaba ndaba ku maziga Aga mummy kyali kisusse Naye nze ndi naggwano atameggebwa Nina Yesu Oyo asangula byonna N’alwana zonna ze sisobola Let me share with you a man Who will listen to your cry Let me share with you a man Who will make all things alright Let me share with you a man Who will listen to your cry
He’s my sweetest song Buli lwe muyimbira Annyiga ebiwundu muli munda My sweetest song Buli lwe muyimbira Awummuza emmeeme yange He’s my sweetest song Buli lwe muyimbira Asanyusa obulamu bwange Oh sweetest song Oh sweetest song, oooh
D King
Awo ab’emikwano Nafulumya kano sisobola kukyawa Awo sitaani ne kimunuguna N’agamba nti era olindaba Teyanninda na kumala kya musanvu N’ampaayiriza nti Gloria ali lubuto Awo ab’amawulire ne bannoonya Bansanga neviira ku ssomero Bwe bantunuulira ne bewuunya Ne bagamba nti sitaani oli wa ttima Ki kaggwensonyi ne kakikomyawo Ku luno nga nfuuse na Ambassador Sitaani alabye nga ŋŋenda wala Anti Yesu gwe nkulembeza Obutegotego ng’ebigambo ebitaliiyo Obwo sitaani bw’asoosezza Olaba ndaba ku maziga Aga mummy kyali kisusse Naye nze ndi naggwano atameggebwa Nina Yesu Oyo asangula byonna N’alwana zonna ze sisobola Let me share with you a man Who will listen to your cry Let me share with you a man Who will make all things alright Let me share with you a man Who will listen to your cry