Gwe leeta maama wo n’owange beekube Omale oleete taata wo n’owange beekube Olwo nfuneyo obukazi bunnwanire Nze nga ntudde awo, ng’eno bwekuba Bwekube, bwekube bwekube bwekube Nga siseetuka, ah Siri political nava eyo Mexico Ndi mupasita, omufaaza, omupotoliko Era nga this is how we do it in Puerto Rico Eh, in Puerto Rico ah Bwegaba magye mpitibwa the Sergeant Kubanga ragga gwe nkuba atukuza detergent Bweba nga government Mpitibwa the President Kuba kyo ekituufu lyrically intelligent
Tebaakugamba soil erosion? Nti nno bwegerminatinga ereeta pollution Gw’atamanyi nti abali mu relation Ever be baleeta eyo overpopulation? Deejay mpa ka mention Eno dedication Kembakubye eno ŋŋenzeeko mu vacation Not that am mentally perturbed Just economically ndi disturbed Sirina yadde olw’ataano mu nsawo Kyokka gw’onsala mu maaso Olwo bwe nkusala ensawo?