INTRO It’s a Ugandan property [Bombark!] VERSE I Kino kisana baby toganaa Ofunye omulungi akusanaa Togenda baby tovakumugendo Bijja kuzitowerera Bijja kukukalubiliiza [Felix Pro] Nabamu emikwano gyo bajja kwogerera Mumaaso biri kusobera olitagala Naye manya nti abawala balaba [ahh ahh ahh] Balaba balaba Ejjo emitima bamenya [ahh ahh ahh] Bajja ku gumenya menya menya CHORUS Katii gwongeleyo baby Munda dala [ewala] Munda dala Boy keep my love Munda dala [ohh baby] Munda dala Yongera yoo daddy [munda dala] Baby keep [munda dala] Boy keep my love Munda dala [ohh baby] Munda dala VERSE II Buli wolaba am dying Abalala bantamaa Mba ndi ignorant Abatamanyi what am feeling Mbalaba basamaa Naye sikitankanaa my baby Baby ndeka nkulambuze duniiya Ate nabino byonna bibyo tosabaa tolaa Mutima bagumenya ko ndi senior Nayiga nti ebyo omukwano sikulya mapera Boy am gonana love you better than yo mama Njakutukiliza buli kyenagamba Kankayaringe gwe vimba Nagwa dda mukitimbaa CHORUS Katii gwongeleyo baby Munda dala [ewala] Munda dala Boy keep my love Munda dala [ohh baby] Munda dala Yongera yoo daddy [munda dala] Baby keep [munda dala] Boy keep my love Munda dala [ohh baby] Munda dala VERSE III Baby omutima gukweke munda Tolabilila babunda bunda Good enough omutima totundaa Ndi omu ayiina okumanya bwe gugunda Oli kya muwendo ekitalina muwendo [woo ooh ohh] Nze silina bwendo lekka nkulage olukundoo [woo ooh ohh] Okukemebwa tonabaa kankwanguyile Nga abalala tebanabaa [baby] Ate okyewunya tonabaa Wosagaa omutima gukwekee CHORUS Katii gwongeleyo baby Munda dala [ewala] Munda dala Boy keep my love Munda dala [ohh baby] Munda dala Yongera yoo daddy [munda dala] Baby keep [munda dala] Boy keep my love Munda dala [ohh baby] Munda dala OUTRO Bijja kuzitowerera Bijja kukukalubiliiza [FELIX PRO] Nabamu emikwano gyo bajja kwogerera Mumaaso biri kusobera Olitagala, naye manya no abawala balaba [ahh ahh ahh] Balaba balaba Ejjo emitima bamenya [ahh ahh ahh] Bajja ku gumenya menya menya Baby omutima gukweke munda Tolabilila babunda bunda Good enough omutima totundaa Ndi omu ayiina okumanya bwe gugunda