Nkukubira kati tokyapickinga Mpulira mbu kati wadda Mbarara N’ebigambo mbiwulira Mbu wafunayo omulala Kansabe ogume n’oyo Nneme kulwana na kukwerabira Okuva lwe wafuluma omulyango Wandeka mbunye biso mu mugongo Mu kugenda tewayogera bigambo Neegumya nga binsobedde mu kakuubo
Weebale wammalira ebiseera Weebale wandeka mu kukaaba Weebale mutima gwe watwala Wagukomyawo mu bipapajjo Leka neekaze, ng’atalumiddwa maama Kyatule nti kyali kya kubeera Neewale na buli gye nagenda Nga tukyali mu mukwano Gye nakwanjulanga
Talala talala talala hmmm Aaaah
Zi hey love nzisindika n’ozibluetickinga Nze eyalingawo ng’okoowoola Nnoonya kye ntunuulira Okwava obuzibu okundeka Ne bwe nzibya omutwe nga ntakula Ekyali kitugatta ng’abalongo Gwali mukwano baby ssi bigambo Ebyaliwo obisudde mu kiwonko Bw’ofuba obiziike
Weebale wammalira ebiseera Weebale wandeka mu kukaaba Weebale mutima gwe watwala Wagukomyawo mu bipapajjo Leka neekaze ng’atalumiddwa maama Kyatule nti kyali kya kubeera Neewale na buli gye nagenda Nga tukyali mu mukwano Gye nakwanjulanga Nga tukyali mu mukwano Gye nakwanjulanga