Mataala Lyrics by Aziz Azion


Mataala
Eh, mataala wange (onjakira taala aah)
Alien Skin (mataala)
Aziz, Azinoonya (ewange gwe taala)
Fit oli fitting (ofittinga)
Mu fitting eno entuuka
Feeling zino feeling
Oh oh mukwano nkuyise mu meeting
Bulijjo nkugamba (eeh eh)
Gw'asingayo okubamba (ooh oh)
Onyumira n'ekikumba (eeh eh)
Oli muzibu okusanga (ooh oh)
Mataala
Onjakira taala aah
Mataala
Ewange gwe taala aah (olinga mataala)
Mataala (mukwaka)
Onjakira taala aah
Mataala
Ewange gwe taala aah
Ah di nada day
Tonnamba mbu tomorrow is anada day
Ate kati, ebintu byatadde
Ayi, eh gamba bwoti
Ekitiibwa ky'obadde onoonya nze akirina
Ebiwaani ebyakabi nze abirina
Nakusuubiza okutwala okwanjula naye
Ndikutwala Kamwokya, eh eh
Nakoowa bano
Tebamanyi mukwano
Tebalina bya kkola just baagala ntalo
Nengera biri, Nenengera bino
Nentuuka okwebuuza oba tuli kuki wano, wano?
Mataala
Onjakira ttaala aah
Mataala
Ewange gwe taala aah
Mataala
Onjakira ttaala aah
Mataala
Ewange gwe taala aah (hmmm!)
Namala natuuka gye ngenda
Bantuzanga nnyo mu kasonda
Nga nnindiririra ggwe eky'ebbeeyi
Maaso glory bottle ya soda
Kiri bubi, kiri bubi ewange kiri bubi
Eno ndi bulala
Njokya nga stove akasigiri
Eh no mbalagala (owa owa)
Wamma, wamma aah
Ebizibu wabigonza
Wamma, wamma aah
Mwana gwe wabikyusa
Wamma, wamma aah
Ebikalubye nebigonda
Wamma, wamma aah
Bulijjo nkugamba (eeh eh)
Gw'asingayo okubamba (ooh oh)
Onyumira n'ekikumba (eeh eh)
Oli muzibu okusanga (ooh oh)