[WEASEL] Radio Weasel Manizo Ne Ziza Bafana We run did We run dis down Radio Weasel Manizo Ne Ziza Bafana Like fire Like fire CHORUS – [RADIO & BAFANA] Mhh Nkyakwagala nyo Wade nga wangaana Nsula nkwesunga Nasigala nkulowooza Yadde nga byagaana Nsiiba nebuuza Mhh Nkyakwagala nyo Wade nga wangaana Omutima gwewuuba Nasigala nkulowooza Wade nga byagaana Kyovo’laba nakogga Byagaana Siiva nawo Byagaana Nkulowooza nako Nze wangaana Wampima nako [RADIO] Wangaana Nolondaw’omulala Yakutwaala Yakuja wewali obeera Bakubiita nyo Kati ebintu yabichuusa Bakusanga muzi benzi Wenyoola Ng’oneka neka Mukalin’emuyenga Nze wansuula Kyaliiwo Yandy’ennamba Eeh Naye sigwangamu Suubi Kuba nkimanyi Olina wooli..iii CHORUS [BAFANA] Eno Jempita yita Banjogerako mbuno Byankuba Nze wankubya Wandiika zi messege Wazinkubya. Emabega omutima Mwana wattu Wazinkubya Kuba buli lukya Ndowooza ggwe Abalala nga mbepenna Nze’yalinga baby Omubiri nakogga Bwendowooza kwebyo Mukama katonda Bweyakubajja Embajjo zebakkolamu Nebwezigejja Mukama katonda Yamanyi Naye nyabo Nsula nkulojja Baby woleeta lennya You don’t mess’up Auto me benja Maama omutima Guntujja. Omusajja nagejja Enkejje Ebigere nensiita Nkulabyeeko amaanyi Nenviimba Ndowooza kw’akubeba Ebissulo ebirala Nensiiba Numba numba numba Baby Ntaasa ntaasa ntaasa Coz I love you CHORUS [WEASEL] Olyeeyo wemoola Nze ndyeeno Wangaana Nalinno nkwesunga Kati omutima Gwechanga Onsattiza busattiza Gwe lwaaki wefuula Eno jensula empewo Nyingi newumba What u done to me gal Baby learnt to u When you lie to me Gal they’ll lie to you When they fight you Gal i’ll fight for you Kuluno nno nfiirawo You ma womano Come gimme di fire Come gimme di fire Come gimme d fire Don’t dream now Come gimme di water Come gimme di water Come gimme di water Your ma womano Come gimme di fire Come gimme di fire Come gimme di fire Don’t dream now Come gimme di water Water water water Water water..yeh yah chorus