Embeera zo Lyrics by Maro Uganda


embeera zo gye sibye emikasagyo ebeera zo
kyusa embeera gye sibye emikisa gyo embeera zo
kyusa embeera embeera ne neyisa yo
Ekiri muttu ( tomanyi)
Ekiri muttu ( tomanyi)
Ekiri mumutwe gwe (tomanyi
Kyuusa embeera embeera eneyisa yo.
Aka lero njagala kagende ewoyo mukwano gwo.
Oyo atudde wotudde era agamba ndi wuwo.
Tonaba kuwangula era agamba oneday you will be.
Aseka nawe era nga muli akulaga oneday you will be.
Ekiri muttu ( tomanyi)
Ekiri mumutwe gwe (tomanyi
Ekiri muttu ( tomanyi)
Ekiri mumutwe gwe (tomanyi)
Oyagala bakuwe lwaki obera omukodo ate.
Oyagala bisima lwaki otuulira ebyamunno wo.
Eryo etima munda mwo
Kyuusa embeera zo
Yagaliza muno wo nawe anakwagalizanga.
Chorus.
Ono yangamba anjagala nyo era mutwale nejenkolera.
Byenkola bimunyumira nyo era'yala mbi musomese.
Gwenasomesa yalinga byayiga ayagala abinsomese.
Era omwaka bwegwayita yalowoza bya gwa yo bya ayiga.
Omwaaka bwegwayita yalowoza by a ggwa yo bya'yigga..
Nga ayagala asinge nze, eyamulaga bwebakola sente..
Oyagala bakuwe lwaki obera omukodo ate.
Oyagala bisima lwakyi otuulira ebyamunno wo.
Eryo etima munda mwo
Kyuusa embera zo
Yagaliza muno wo mukama ana kuyiira emikisa...
Chorus.
Money money money
Money money money
Money money money
Money money money
money money money butwa atazirina agabira azirina obutwa.
Omuntu omuntu omuntu omuntu
money money money butwa atazirina agabira azirina obutwa.
Omuntu omuntu omuntu omuntu
money money money butwa atazirina agabira azirina obutwa.
Omuntu omuntu omuntu omuntu
Money money money butwa atazirina agulira azirina obutwa
Oyo gwoyamba
Tewesanga nga yakusamba...
Money money money butwa atazirina agulira azirina obutwa
Oyo gwoyamba
Tewesanga nga yakusamba..
Money money money butwa atazirina agulira azirina obutwa
Oyo gwoyamba
Tewesanga nga yakusamba..
Chorus..... till fed out