(Keiton) Byenyenya (Fresh Bwoy) Gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo Gyal, I really like your make up Daamu message zange ku WhatApp Selfie nze nawe twekubweyo ka snap Bakulabeko ne Fameica omubi mu rap Facebook, Insta please follow me up Abo njagala obasosole nga trump Mbulira oba oyagala nguuzi nkulise Abo ba fake abakukwana obafiise Nyeyezamu nabawala obatiise Eh, nga tozina toyagala money! Nze nziyiwa ng'atayagala money Bw'oba ononya Don alina money Siiri Don naye nina money And me like it when you shake yah body Nze njagala nga byeyenya Bwoba oyagala gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh) Nze njagala nga byeyenya Bwoba oyagala gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (yeah, yeah!) Buli bwoyita ne bawala bano balooba Bwo smilinga eno empaale zitooba Bwonyenya onerabiiza ex eyanooba Eno nsasage, mama bulamu wasoba (otabuse) Onkubisa butida ate tekuliko lukooba Ebyaffe byamirembe temuli kuguluba Engeri gy'okakanya, sikasubira kukaluba Bayaye buli lwebandaba nawe babuuba Baali tebakimanyi nti nze nawe kiriiba Majja tofaayo wegaali si gakuyiriba Toyinza kuleka ga nsuwa ate n'onywa gamukiidiba Bw'oleeka nze baby obeera ogenze kudiba Eh, nga tozina toyagala money! Nze nziyiwa ng'atayagala money Bw'oba ononya Don alina money (big spender) Siiri Don naye nina money (nina mu) Nze njagala nga byeyenya Bwoba oyagala gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh) Nze njagala nga byeyenya Bwoba oyagala gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (yeah) Figure kyekyo mukama yakubumba Otisa bulijjo nze ntya n'okulumba Nja kuta nte ng'oyoyeza ekibumba (towakana) Baby, sirikigeza kulimba (nze sisoobola) Yeah! Ozzina bulungi webale Basajja bangi naye mwana bewaale Ku dance flow njagala nze nawe twetale Zzinna bend over, leka byenyenye When me come over, ndabeko mwenye Zzinna bend over, abo bakokonye When me come, nze tonkokonya Kuba nze wuwo Ondi mu mubiiri ne ku myoyo Obulungi bwo bundeeta nakatuuyo (ntuyanye) Leeta omutiima gwo nguteeke ku kitiiyo Abayaye abalina love ayadaladala tubaayo (eh) Nze njagala nga byeyenya Bwoba oyagala gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh) Nze njagala nga byeyenya Bwoba oyagala gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (yeah) Nze njagala nga byeyenya Bwoba oyagala gegenya Baby! Lemme be yo daddy yo Kuba ekituufu nze onkolera biriyo (eh) Yeah! Gegenya Artin Pro! Gegenya A Fik Fameica! Gegenya Hehe! Gegenya Yeah, nange awo wenalabira A Karma Ivien