Jazmine Nalabangako Jane Mu mukwano ogw’akabi ne Ben Ben yasuubiza Jane nti embaga elibeera ku mmeeri Haa! mbu mu kwanjula Abazadde alibatonera Benz Jane yatabuka n’adduka ne ku bbaawe N’anti atunulira Benz Eeh! Benz teyagifuna N’embaga Jane emmeeri teyagiraba Lwakimanya nti Ben gwe yatomera Talina na ssente obwavu bwe yatomera Yaddayo ewaabwe gye yakulira Alima lumonde ewaabwe gye yakulira Eh oyo ye muntu Mutaayi tozannyisa muntu
Both Akugamba first cut, is the deepest Mbu yegwe eyasooka alisembayo Kubanga you’re realest Omuntu bw’akunyumya ne gye muva Olowooza akulaga gye mulaga Mu ntandikwa ayogera ne museka Olowooza alikuwa n’obusika Mu mikwano egyo mwe beekweka Face ezo ezimwenya Tolowooza nti abamwenya Teri lunaku lw’alikusiima