Assalam aleikum waleikum salaam Oli eyo nze ndi eno Naye tuli kimu Eby’ensi byo byansi Mu ggulu tuli kimu Katonda agaba ensimbi Tuwe otuwonye n’ebingi Endwadde zzo nnyingi eno Tuyambe tuddeyo gyoli Abantu bakwateko leero Oh oh leero Fenna tukwateko leero Oh oh leero
Mukama yamba Naye Mukama saasira yamba Nzize nga bwendi Mukama yamba N’ebirungi yongera yamba Tuli eno abaana bo Mukama yamba Gwe nsobezza nkwetondera Mponya okuloota nzigya mu birooto Naye Mukama saasira yamba Mponya okukaaba Mukama nkaaba N’ebirungi yongera Nzize nga bwendi leero Nzize nga bwendi leero Mukama, wange leero Naawe wuwo
Oli lumuli Lwe neekwatako nze kale Ekimu eky’ekkumi Mukama nkitoola kale hmmm Ntoola zaka, ntoola zaka Nkuddize nze kale Ku by’ompadde Ndikuwa ki nze nkusiime kale? Nkuumira, akalimu kange kale Nkuumira, maama wange kale Nnyamba, mpa emikwano emirungi kale
Mukama yamba Naye Mukama saasira yamba Nzize nga bwendi Mukama yamba N’ebirungi yongera yamba Tuli eno abaana bo Mukama yamba Gwe nsobezza nkwetondera Mponya okuloota nzigya mu birooto Naye Mukama saasira yamba Mponya okukaaba Mukama nkaaba N’ebirungi yongera Nzize nga bwendi leero