Baba ku Mapeesa Natural (sure) Nze ndi natural Amelia, Sheebah
Amelia Natural talanta nina ya Luzinda Eya Gravity yannema okulunda N’ebiyulise ssi bya kutunda Gwe gwe mbireetera ewaka n’obitunga Hmmm what’s up nigga? Bw’oba ng’oyagala mazina situka tulumbe Eh wandibadde onjiga Bwe ntuuka gaba masanyu tetuli mu lumbe Simanyi kye nzizaako mwana w’abalungi Bw’olindeka Kubanga love yo endi mu mutima munda Nzenna ensika I wanna give my heart to you Know that Baby give me your heart never let me down Do that
Both Omukwano guleete bwe njoya Love yo empanise mu bwengula Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba Ngya kuwaako ku love tongaya Omukwano guleete bwe njoya Love yo empanise mu bwengula Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba Ngya kuwaako ku love tongaya
Sheebah Akagatto n’ongiwamu nga nshanana Ssikunenya mu love eno bw’ombubira Nkimanyi n’abakweyagaliza lukalala Naye ate ffe otumanyi ab’e Mbarara Ndowooza nange bye nkola tebijja Babe tebijja Abamu bakayita kajanja Ne bakayita kajanja Nzenna omukwano nina bipipa Gwe manya nina bipipa Bw’oba okirabye tondaajanya (tokola ki?) Mukwano tondaajanyanga Ate okimanyi ssibikkuta (sikola ki?) Mapenzi go ssigakkutanga
Amelia Nze ndiko omuzimu gwa bajajja ba love, hmmm Nze ndiko empewo za bajajja ba love, hmmm Bw’oncheatinga nkimanya Bw’onkyawa nkuloga Bw’ogezaako n’onfutyanka, eeeh Simanyi kye nzizaako mwana w’abalungi Simanyi kye nzizaako mwana w’abalungi Bw’olindeka Kubanga love yo endi mu mutima munda Nzenna ensika
Both Omukwano guleete bwe njoya Love yo empanise mu bwengula Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba Ngya kuwaako ku love tongaya Omukwano guleete bwe njoya Love yo empanise mu bwengula Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba Ngya kuwaako ku love tongaya