Baligamba nababulako bakube obulango Naye nga wa Nali kitabo kiri open Kyebalina okusoma tebaasoma Nga buli w’onkwata weeyagala Olweyagala si lwa kuno Nga kye weekakasa onsobola Gwe aŋŋondereza okira pillow Nga ndi mu mikono gyo Mba wa kukuba party ku mikolo gyo, eeh Ng’omukwano gwo gweguliko Street z’omutima gwange wasalako Mpozzi n’ekirala tonva ku mutwe guno
Nkujjukira better one Engeri gye wakwatamu omutima ya njawulo Nkujjukira better one Nze ondowoozesa tonva ku mutwe guno Nkujjukira better one Nina tattoo ya face yo ku bwongo kuno Nkujjukira better one
Engeri gye wakwatamu omutima ya ngeri ndala Lusuku lwange lwa mbala Omanyi ne mummy yanjola colour Nze okunyumako sisooka kwambala Wabula nataama I know you know the grammar The way my kawato whine up tetuli ba minor Ka lap dance fine ah You are a sucker fi di way mi wine up Sukuma muliro Tondyamu lukwe kakibe kyojamumiro Cast a fire, sukuma muliro Ka kiss ku bu lips obutalya muziro Maasottaala agamulisa mu biro Nze gyotali tebantuma bantume gyoli Nebwesiva mu nfo kuba tonva ku mutwe guno
Nkujjukira better one Engeri gye wakwatamu omutima ya njawulo Nkujjukira better one Nze ondowoozesa tonva ku mutwe guno Nkujjukira better one Nina tattoo ya face yo ku bwongo kuno Nkujjukira better one
Wansoma, nga buli w’onkwata weeyagala Olweyagala si lwa kuno Nga kye weekakasa onsobola Gwe aŋŋondereza okira pillow Herbert Skillz pon dis one Nze gyotali tebantuma bantume gyoli Eh yo B.X pon de beat inna coffee shop Ebirala batwale bandekere kyoli I don’t wanna drink milk inna di dirty cup, deal done
Tondyamu lukwe kakibe kyojamumiro Cast a fire, sukuma muliro Ka kiss ku bu lips obutalya muziro Nga ndi mu mikono gyo Mba wa kukuba party ku mikolo gyo, eeh Ng’omukwano gwo gweguliko Street z’omutima gwange wasalako Mpozzi n’ekirala tonva ku mutwe guno
Nkujjukira better one Engeri gye wakwatamu omutima ya njawulo Nkujjukira better one Nze ondowoozesa tonva ku mutwe guno Nkujjukira better one Nina tattoo ya face yo ku bwongo kuno Nkujjukira better one Wansoma