It’s a Goodlyfe In a Goodlyfe A further good life, uh no Weasel Manisal Big Masavu Radio Mowzey Small Munene Weasel Manisal Big Masavu Radio Mowzey Small Munene Weasel Manisal, soldier
Radio Nyambula lwaki tewasiimanga bye nkola? Nyambula so nga neefiirizanga ne nkuwa, yeah Nyambula bwe wakaabanga nga nze gw’okaabira Nga lw’okubye enduulu, ne nziruukirira uh Nali ku ggwe, ng’ebirowoozo bi ndi ku ggwe Na buli kalungi nali era nkaagaliza ggwe Naye siri sikulimba Nyambula nakukyawa Ne bwe weetonda Sikyayinza kukyusa no, oh
Weasel Tewamanya mutuufu eyali akwagala Nga tonaggwa ku mpangala Nakwagala nnyo nnyo ne nsussa honey Nga ggwe maziga ge nkaaba Baakulimba nnyo ne bakukyamya dear Ggwe n’olowooza omalako Baakusudiya nnyo ggwe n’ovimba honey Nga nze nkimanyi nakukyawa Sikyayinza kukyusa Ng’omanyi wambuuka Kumbe nze nakubwaka, ha! Nakukyawa Sikyayinza kukyusa Ng’omanyi wambuuka Kumbe nze nakubwaka My girl!
Both I told you my love for you will never die Together, forever you and I Hmmm, naye n’ondeka awo Ng’ogenda webigula n’abazungu Abalina ssente Mpulira balinawo n’obubundu, yiii!!! You used to be my girl One and only so right my way Nyambula am sorry can’t love you for now Let by goes be by goes my girl Alright, eh yeah You used to be my girl One and only so right my way Nyambula am sorry can’t love you for now Let by goes be by goes my girl Alright, eh yeah
Both Eeh eh Oh yeaah Aah ah Lwaki onesibako? Nyambula haa Nyambula haa ha Nyambula aaah Lwaki onesibako? Nyambula haa Nyambula haa ha Nyambula aaah Lwaki onesibako? Nyambula