Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube (hmmm) Ono owange simuta Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta
Naye neebuuza oba natandika ntya! Okwagala gwe n’okusinga abanzaala Laba oli munnyo mu lunch yange Era akaloosa, mu chai owokumakya Ngugumuka ekiro, nga ndoose bakuntutteko Ne mmera olutiko ate nga ndaba wooli Ndikuddawa, nsika ssebo teeka mu lyato Ntwala, ebyange munnange byonna bibyo
Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube (hmmm) Ono owange simuta Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta
Ebisulo, ebyansulanga ku liiso Byali bya ssanyu ssi maziga Kituufu wambikkula obwongo Babe, you make my life complete He he he, he he he Kati jangu tuzannyemu Omupiira oba twepenemu? Kale oba tutambulemu Oba tugende tuwugemu? Nga tewali atukuba ku mukono My baby nsika Eky’amazima sikuta, ha haaa
Omukwano gummezze Laba bwe mpunze Yeah eeh, nnyamba bambi tonta Kati labayo bwe nanaagira Na na na na nanaagira Olulimi telukyatambula Omutima gwe gumbuulira Kuba buli kimu nsobola okukisaddaaka kululwo Tewali kye nsobola ku comparinga N’omukwano gw’ompa babe Sigala wendi, wano