Ooh ooh oooh ooooo Ooh ooh oooh ooooo Nkuwa love naye tosimula beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Nkuwa love naye tosimula nga beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Omutima glass kwatta mpola guyinza okumenyeka nga ate olaba Gukume kuba tekuli bbala togukuba neguja enkovu Ebyange manya na sealinga ebikondo na lockinga Teri ayinza kunefunza kabe ngalina zi pound Bambi tokola ensobi nze bwonta oba onsudde kabi Ndikola ntya nganze bwomanyi omutima omunafu gwenina Nkuwa love naye tosimula beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Nkuwa love naye tosimula nga beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Njagala nkulage byona byenakweka awoo Mumutima byenakweka eyoo Tompita kisembo nti nkomye no wabula nsazewo leero Teri nomu gwenina nti ankasse it′s ma own decision No matter what they say forever you will be ma beibe Bwekuba kusomoka mulyato nkusaba mukwano tusomoke fembi Just know it's true love mukwano and true love Nkuwa love naye tosimula beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Nkuwa love naye tosimula nga beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Manya byenkwagala tebigulika nebwobisonda tebibalika Simanyi nabwenyinza kiyingiza mumeme yo Naye kasita okimanyi nkwagala natamanyi akimanyi nkwagala Silibude ntino ndikyuka ma beibe Omutima glass kwatta mpola guyinza okumenyeka nga ate olaba Gukume kuba tekuli bbala togukuba neguja enkovu Nkuwa love naye tosimula beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Nkuwa love naye tosimula nga beibe tosimula Kankuwa love naye tojajamya kuuma tojajamya Ooh ooh oooh ooooo Ooh ooh oooh ooooo