Nywera Lyrics by Judith Babirye


Nywera (nywera)
Mukwano nywera (nywera)
Oooh

Nywera
Mukama akumanyi
Nebwoba ng’osomoka mayengo
Nebwoba ng’osomoka muliro
Kimanye waliwo olunaku lw’alikuviirayo
Ennaku eridduka
Era bingi ebirikwegattako

Nywera (gwe kati nywera)
Mukama akumanyi (nywera)
Nebwoba ng’osomoka mayengo (hmmm)
Nebwoba ng’osomoka muliro (ddala Mukama akumanyi)
Kimanye (kimanye)
Waliyo olunaku lw’alikuviirayo (ajja mangu)
Eyo ennaku eridduka (eyo eridduka)
Era bingi ebirikwegattako (nywera maama nywera)

Nywera (nywera)
Mukama akumanyi (akulaba, byonna by’okola)
Nebwoba ng’osomoka mayengo (osomoka)
Nebwoba ng’osomoka muliro (mukwano guma)
Kimanye
Waliyo olunaku lw’alikuviirayo (ajja mangu)
Ennaku eridduka (eyo ennaku eridduka)
Era bingi ebirikwegattako (nywera taata)

Nywera (sangula amazigago)
Mukama akumanyi (mulinde eeh eh)
Nebwoba ng’osomoka mayengo (mulinde maama)
Nebwoba ng’osomoka muliro (oooh)
Kimanye
Waliyo olunaku lw’alikuviirayo (ooh)
Ennaku eridduka (eyo ennaku eridduka)
Era bingi ebirikwegattako (mu matumbi budde maama)

Nywera (ng’enkuba etonnya)
Mukama akumanyi (tolina wossa mutwe)
Nebwoba ng’osomoka mayengo (bakugobye mu nju)
Nebwoba ng’osomoka muliro (hmmm abaana batudde)
Kimanye (kimanye)
Waliyo olunaku lw’alikuviirayo (ajja mangu)
Ennaku eridduka (eeh)
Era bingi ebirikwegattako (nga tolina ayamba koowoola)

Nywera (kati nywera)
Mukama akumanyi (eno ensi kulwana)
Nebwoba ng’osomoka mayengo (lutalo, lutalo)
Nebwoba ng’osomoka muliro (luno lutalo fuba)
Kimanye (kimanye)
Waliyo olunaku lw’alikuviirayo (ajja mangu)
Ennaku eridduka (tasobola kukulekawo)
Era bingi ebirikwegattako (ng’osomoka amayengo maama)

Nywera (nywera)
Mukama akumanyi (oli mu leeba)
Nebwoba ng’osomoka mayengo (otambuza binyeebwa)
Nebwoba ng’osomoka muliro (otambuza menvu naye naye)
Kimanye (kimanye)
Waliyo olunaku lw’alikuviirayo (hmmm)
Ennaku eridduka (eridduka)
Era bingi ebirikwegattako (tasobola kukulekawo)

Nywera (tasobola kukwerabira)
Mukama akumanyi (oyo afaayo)
Nebwoba ng’osomoka mayengo (osomoka yatula)
Nebwoba ng’osomoka muliro (yatula nti osobola)
Kimanye (kimanye)
Waliyo olunaku lw’alikuviirayo (mukwano ddamu amaanyi Mukama afaaayo)
Eyo ennaku eridduka (ooh)
Era bingi ebirikwegattako