Hmmm yeah A Winnie Nwagi Saint Andrew Music Fire Baby Recho Rey let’s do it again, yeah
Am sexy ekyo nkimanyi (ekyo nkimanyi) Ka figure keeko nakyo nkimanyi (nakyo nkimanyi) African chocolate skin ggwe ogimanyi? (tondaba) Ate ewaka tulinamu tulina money Ggwe yandeese mu kidongo Kyokka toyagala kuzina na ndongo! Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo Tuddeyo eka ate nkukube omugongo! (hmmm) Babe tontanku tontankuula (totawaana) Bw’onyiiza tonnyiigulula (tokigeza) Bwe nku call nota cominga Babe ddala muli onjagaza ki? I want a man Who can understand If you understand You will give me time If you give me time I will give you love Buli kimu tukikola alaali
Ggwe bw’ogaana Nga nfunayo bw’ogaana Nga mpepeya n’omulala bw’ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Nze tonnoonya Ggwe bw’ogaana Nga nfunayo omulala bw’ogaana Nga mpepeya n’omulala bw’ogaana Nga nnyiga next ate bwe bantwala Baby tonnoonya
Bad boy bad boy don’t check my phone Nga n’obumessage obulimu temuli yiyo Oyagala kunyiiga Sikebera yiyo saagala kukaaba Eyo tuveeyo Actually gula enkoko tubwebwene Tumya ka soda oba tumya ku mwenge Tuzine amazina ppaka tuweekeere Enkya sasula ka masaagi baweeweete Hmmm, igye gula enkoko tubwebwene Tumya ka soda oba tumya ku mwenge Tuzine amazina ppaka tuweekeere Enkya sasula ka masaagi baweeweete He he
Hmmm, munda mpulira omuliro (what!) I want a fire man (yeah) Ate bwe nfuna ekisujja Njagala obeere musawo (haha, true) Am sexy ekyo nkimanyi (ekyo nkimanyi) Ka figure keeko nakyo nkimanyi (nakyo nkimanyi) African chocolate skin ggwe ogimanyi? (tondaba) Ate ewaka tulinamu tulina money Ggwe yandeese mu kidongo Kyokka toyagala kuzina na ndongo! Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo Tuddeyo eka ate nkukube omugongo! (hmmm) Babe tontanku tontankuula (tokigeza) Bw’onyiiza tonnyiigulula Bwe nku call nota cominga Babe ddala muli onjagaza ki? I want a man Who can understand If you understand You will give me time If you give me time I will give you love Buli kimu tukikola alaali
Winnie mugambe Nze n’amaziga onsangule Yeah Yeah He he