Nze Amulina Lyrics by Grenade Official


Yes boss
Grenade Official
Mubyalaavu oli senior
Oli mulungi nyoo okila Malaika
Tula wansi mukwano wulira
Bino byaddala ogenda kunzisa
Bantisatisa okunsala obujilita ebyaddala
Sitidde nze ndi basajja mivule
Njagadde mumanye
Kambabuse nti nzalinawo omwana
Nzamulina Nzamulina
Nze mulina omwana
Nzalinawo nzamulina
Kambabuse nti nzalinawo omwana
Nzamulina Nzamulina
Nze mulina omwana
Nzalinawo Nzamulina
Akasusuke kalungi
Kyenva muyita my baby
Kawowoke kasuffu
She is the reason why am trendy
Baby I go down for you
Catch a grenade jhus for you
Nkuloga I go dance for you
Girl I promise
Baby say okay okay
Kyenjagala owulira mbuno oli okay
Baby okay okay just ngamba
Kambabuse nti nzalinawo omwana
Nzamulina Nzamulina
Nze mulina omwana
Nzalinawo nzamulina
Kambabuse nti nzalinawo omwana
Nzamulina Nzamulina
Nze mulina omwana
Nzalinawo Nzamulina
Am in love with my bestie
Abikola bulungi Ali so sexy
Baby I don dey shiver
Bwenkulabako eno wange kiggwa
Okilako queen Sheebah
Leka nkulage guli omukwano ogwedda
Abeeyo mubagambe nti Nzamulina
Bye naludde okulaba byonna abalina
On′omwana Ali wealthy big
Credential zonna azilina
Kambabuse nti nzalinawo omwana
Nzamulina Nzamulina
Nze mulina omwana
Nzalinawo nzamulina
Kambabuse nti nzalinawo omwana
Nzamulina Nzamulina
Nze mulina omwana
Nzalinawo Nzamulina
She is my woman alone
Grenade Official
Officialo Officialo