Ku Kido Lyrics by John Blaq


Nkusaba kuba chaliwo mommy
Nga bwenkunyiza nkugamba sorry
Olabika owooma okirako ne honey
Why can't you let me be your baby

Kambeere chaliwo ku kido (ku kido)
Nga nkubeerawo (awooo)
Misana na kiro (kiro)
Bambi tuula awo
Kambeere chaliwo ku kido (ku kido)
Nga nkubeerawo
Kuba olina vibe zentegedde
Eh ya eh ya!
Yeah, olina vibe zentegedde eeeh (Abo ba killer)

Njagala kuba chaliwo atakuvako ku kido
Nga assignment tuzikola babiri mu kiro
Ekyo bwekigwa baby tusalako party mu kiro
Alabisa mungoye omukuba blow
Wekuba kuguluma baby tuguluma babiri baaba
Siri kutta gwe my lover
Yadde twakoze emisango nze siri kutta you're my lover
Ndiberawo wali your lawyer

Kati kati ndagirira mukwano gyobeera
Osanga nakusalako enkeera
Oba lekka nkutwaleko eyo mwatu gyembeera
Nkuwonye bano abayenjeera

Kambeere chaliwo ku kido (ku kido)
Nga nkubeerawo (awooo)
Misana na kiro (kiro)
Bambi tuula awo
Kambeere chaliwo ku kido (ku kido)
Nga nkubeerawo
Kuba olina vibe zentegedde
Eh ya eh ya!
Yeah, olina vibe zentegedde eeeh

Ndikujja ku kwendeyina
Kuba mule munda nkiwulira
Mpulira nkwendeyina ina ina ih yeah
Nenda nkulage
Nkulage ku byotabonangako my baby
Nenda ngukuwe
Omukwano oh my baby
Gwe kati wesirikire
Weshishishi
Byetuzina bino simperere
Wesirikire weshishishi
Mukwano temuli na kererere

Kati kati ndagirira mukwano gyobeera
Osanga nakusalako enkeera
Oba lekka nkutwaleko eyo mwatu gyembeera
Nkuwonye bano abayenjeera

Kambeere chaliwo ku kido (ku kido)
Nga nkubeerawo (awooo)
Misana na kiro (kiro)
Bambi tula awo
Kambeere chaliwo ku kido (ku kido)
Nga nkubeerawo
Kuba olina vibe zentegedde
Eh ya eh ya!
Yeah, olina vibe zentegedde eeeh

•••

Artin on the beat

Yeah, Easy gal ah easy gal ah
?
Nkwepikira nkwesobola
Baby manyi nkwesobola, Ah ya bassi


About the song "Ku Kido"

Stuart