Bonjour Lyrics by Neliah


Crazy that, bonjour bonjour, my best my bae love
Neliah ah ah, bonjour bonjour, you're my bae love 
(Black Magic Records)

Eno kiboko
Konkubiza lupiya olwalero
Kimala bumazi onkubye eddobo oh
(My baby where are you, where are you)
Suprise zo oh
Zingumya era
Feeling zirabika ko ng'ozeno oh
(My baby where are you, where are you)

Nyumirwa nyo ebintu byekyejjo
Kanyonyi kange akaama kaaba komu lwisaawo
Ebitanyuma tebiberamu kyejjo (Ganyuma nyo munda obeera wanjawulo)

Bonjour, bonjour, my best my bae love
(Ffe tweyagala Kati tweragge bisinga)
Bonjour, bonjour, ffe katwelagge love
(Abatuyekera gobba oyo namujinga)
Bonjour, bonjour, you're my bae love
Nakuwa mutima nakuwa mulamba ah ah
Bonjour, bonjour, my best my bae love
Nzе ndiwuwo wonjagalira nkuwerawo

Omanyi omukwano gunyuma
Nga munowo gwoyagala akufaako
Dala Dala amapenzi ganyuma ago
(Binyuma nyo nga mulimu ebirungo)
Ffe ebintu nono owange binyuma
Tamala gajabula emirimu agikola baaba
Nolwolumu akikuuba ensimbi nanjokyayo
(Ganyuma nyo munda obeera wanjawulo)
Ono owange am alergic, my baby
Mwagala okusinga kunsi eno
Simuleka Ono owange eh eh, my baby baby
Love lutindo kwagisanze, my baby
Nze bwenjagala
Mbeera nga atalaaba mpokya nzisa nze, my baby baby

Bonjour, bonjour, my best my bae love
(Ffe tweyagala Kati tweragge bisinga)
Bonjour, bonjour, ffe katwelagge love
(Abatuyekera gobba oyo namujinga)
Bonjour, bonjour, you're my bae love
Nakuwa mutima nakuwa mulamba ah ah
Bonjour, bonjour, my best my bae love
Nzе ndiwuwo wonjagalira nkuwerawo

Nyumirwa nyo ebintu byekyejjo
Kanyonyi kange akaama kaaba komu lwisaawo
Ebitanyuma tebiberamu kyejjo (Ganyuma nyo munda obeera wanjawulo)

Omanyi omukwano gunyuma
Nga munowo gwoyagala akufaako
Dala Dala amapenzi ganyuma ago
(Binyuma nyo nga mulimu ebirungo)
Ffe ebintu nono owange binyuma
Tamala gajabula emirimu agikola baaba
Nolwolumu akikuuba ensimbi nanjokyayo

Bonjour, bonjour, my best my bae love
Bonjour, bonjour, you're my bae love