0:00
3:02
Now playing: Asante Sana

Asante Sana Lyrics by Alien Skin


(Intro)

Baur
Tokola nga bali
Abantu baffe bali
Basiima ogenze kankusiime nze siri linda luli (Uhh Profete)

(Chorus)

Asante sana
Asante sana wo
Afo yo mateke
Thank you so much
Asante sana
Asante sana wo
Afo yo mateke
Thank you so much

(Verse 1)

Nti oja tuuka okwewaana
Oja tuuka okwewunya
Oja tuuka okwegaana
Nze nja tuuka okukutimba
Nti ggwe anfudde omuwanguzi
Munsi yange
Nkulaba ng'omununuzi
Yeggwe hero wange
Bye nali nina nebimbulako
Wadda emabega nondabako
Benali nina bwe bandekawo
Wadda emabega nonkimako

(Chorus)

Asante sana
Asante sana wo
Afo yo mateke
Thank you so much
Asante sana
Asante sana wo
Afo yo mateke
Thank you so much

(Verse 2)

Ebyakabi by'onkeledde
Bwesisiima mbeera nga bali
Ku byensava byensitudde
Bwesisiima naabako kiki
Ebyakabi obimpadde
Ebyengera nengedde
Emiryango ogigudde
Thank you so much
Buli lwenkaaba nosirisa
Buli lwendwayo nonkulisa
Buli lwenyiiga notusessa
Thank you so much

(Chorus)

Asante sana
Asante sana wo
Afo yo mateke
Thank you so much
Asante sana
Asante sana wo
Afo yo mateke
Thank you so much

(Outro)

Onkoledde bingi
Onyambye mu bingi
Ebizibu bingi
N'amasanyu ompadde mangi
Yadde enkayana zibeerawo
Nkusaba sirituuka awo
Ebyo byanema okuva mu buto
Nkugambye sirituuka awo
Tokola nga bali
Abantu baffe bali
Basiima ogenze kankusiime nze siri linda luli



About the song "Asante Sana"

"Asante Sana" is a song written and performed by Alien Skin. It was produced by Profete, and mixed and mastered by Diggy Baur.