Byona bwoba osazewo Okubyerabira Osazewo kugenda bwomu Nze ondese mabega Mu byomumabega nzijjukira Wansaba Nkutereyo akabegga Nenesonyiwa buli gwenali nina Mukwano wantega tega ha! Tokikola bwekiba nga kikumenya ha! Gwe bonkyawa ogenda kumenya omutima Tokikola omukwano togumenya aah! Manya nkyanyiga biwundu sinawona mmm! Bwontunulira ddala olaba ki Bwonetegereza Nze esuubi ewalara nalijayo nalizeeyo Yegwe ansingira Nze tonjuza nga ndiba nonya ki Mu mitima emilara Egitaguma buli gwe gifuna Gita kunonya mirara mmm! Mukwano beera wakisa nyo, Nyo nyo nyo Nonjiwa onziza wala nyo, Nyo nyo nyo Tokozesa busungu Kunanga bwerere eh! Ondeka mubanga Wotali nsigala bwerere yeah! Tokikola bwekiba nga kikumenya ha! Gwe bonkyawa ogenda kumenya omutima Tokikola omukwano togumenya aah! Manya nkyanyiga biwundu sinawona mmm! Nana nana! Sagala kukyusa kyusa mu Sagala akaseko'kako okaseke nomulala Sagala kukukisa kisa Nkwagala okukira obunji bwe munyeye mubanga Sagala nawe okyusemu Sagala ekyama kimanyibwe ewalala Sagala kwebonya bonya mmm! yeah! Mukwano beera wakisa nyo, Nyo nyo nyo Nonjiwa onziza wala nyo, Nyo nyo nyo Ohhh oh! Tokozesa busungu Kunanga bwerere eh! Ondeka mubanga Wotali nsigala bwerere yeah! Tokikola bwekiba nga kikumenya ha! Gwe bonkyawa ogenda kumenya omutima Tokikola omukwano togumenya aah! Manya nkyanyiga biwundu sinawona mmm!
Show more